9 Mbasabira. Sisabira nsi, naye nsabira abo be wampa kubanga babo. 11 Nze sikyali mu nsi, naye bo bali mu nsi, ate nga nzija gy’oli. Kitange Omutukuvu, be wampa bakuume mu linnya lyo, balyoke babeere bumu nga ffe bwe tuli obumu.
15 Sikusaba kubaggya mu nsi, naye nkusaba obakuume eri omubi.
Yesu Asabira Abakkiriza Bonna
20 "Sisabira bano bokka naye nsabira n’abo abanzikiriza olw’ekigambo kyabwe,