Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 19:26-28,30

26 Yesu bwe yalaba nnyina, era n’omuyigirizwa Yesu gwe yayagalanga ennyo ng’ayimiridde awo, n’agamba nnyina nti, "Maama, laba omwana wo." 27 Ate n’agamba omuyigirizwa nti, "Laba maama wo." Okuva olwo omuyigirizwa oyo n’atwala nnyina Yesu eka ewuwe.

Okufa kwa Yesu

28 Yesu bwe yamanya nga byonna biwedde, ekyawandiikibwa kiryoke kituukirire, n’ayogera nti, "Ennyonta ennuma." 30 Bwe yakombako n’agamba nti, "Kiwedde." N’akutamya omutwe gwe n’awaayo obulamu bwe.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.