Pular para o conteúdo
Publicidade

João 20

16 Yesu n’amugamba nti, "Maliyamu!"

Maliyamu n’akyukira Yesu n’amugamba mu Lwebbulaniya nti, "Labooni," ekitegeeza nti, "Omuyigiriza."

17 Yesu n’amugamba nti, "Tonkwatako kubanga sinnagenda eri Kitange. Naye genda eri baganda bange obagambe nti, ŋŋenda eri Kitange era Kitammwe, Katonda wange era Katonda wammwe."

18 Maliyamu Magudaleene n’agenda n’abuulira abayigirizwa nga bw’alabye Mukama waffe, era n’abategeeza by’amugambye.

Veja também