Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 20:24,25

Yesu Alabikira Tomasi

24 Naye Tomasi, omu ku bayigirizwa ekkumi n’ababiri, ayitibwa Didumo, teyali na banne Yesu bwe yajja. 25 Bayigirizwa banne ne bamugamba nti, "Tulabye Mukama waffe."

Ye n’abagamba nti, "Okuggyako nga ndabye enkovu ez’emisumaali mu bibatu bye, ne nteeka olunwe lwange mu nkovu ezo era ne nteeka ekibatu kyange mu mbiriizi ze, sigenda kukkiriza."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.