Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 20:25,27

25 Bayigirizwa banne ne bamugamba nti, "Tulabye Mukama waffe."

Ye n’abagamba nti, "Okuggyako nga ndabye enkovu ez’emisumaali mu bibatu bye, ne nteeka olunwe lwange mu nkovu ezo era ne nteeka ekibatu kyange mu mbiriizi ze, sigenda kukkiriza."

27 Awo n’agamba Tomasi nti, "Kale teeka engalo zo wano, laba ebibatu byange. Teeka ekibatu kyo mu mbiriizi zange. Lekeraawo okuba atakkiriza, naye kkiriza."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.