37 Buli muntu Kitange gw’ampa alijja gye ndi, era buli ajja gye ndi sirimugobera bweru.
44 Tewali ayinza kujja gye ndi wabula nga Kitange eyantuma amuyise, era Nze ndimuzuukiza ku lunaku olw’enkomerero.
65 Awo n’agamba nti, "Kyennava ŋŋamba nti tewali ayinza kujja gye ndi bw’atakiweebwa Kitange."