Pular para o conteúdo
Publicidade

João 6

44 Tewali ayinza kujja gye ndi wabula nga Kitange eyantuma amuyise, era Nze ndimuzuukiza ku lunaku olw’enkomerero. 45 Kubanga kyawandiikibwa mu bannabbi nti, Bonna baliyigirizibwa Katonda.Era buli gw’ayigiriza n’ategeera amazima ajja gye ndi. 46 Si kuba nti waliwo eyali alabye ku Kitange, wabula oyo eyava eri Katonda, ye yalaba Kitaawe. 47 Ddala ddala mbagamba nti, Akkiriza aba n’obulamu obutaggwaawo!

Veja também