Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 7

Yesu Ayigiriza ku Mbaga

14 Awo mu makkati g’embaga Yesu n’ayambuka mu Yeekaalu n’ayigiriza. 15 Abakulembeze b’Abayudaaya ne beewuunya nga bagamba nti, "Omuntu ono ayinza atya okumanya okusoma so nga tasomangako?"

16 Awo Yesu kwe kubaddamu nti, "Nze sibayigiriza byange ku bwange, wabula eby’oyo eyantuma. 17 Buli ayagala okukola Katonda by’ayagala, ategeera obanga bye njigiriza byange ku bwange oba bya Katonda. 18 Ayogera ku bubwe anoonya kitiibwa kye, naye oyo anoonya ekitiibwa ky’oyo eyantuma wa mazima so n’obutali butuukirivu tebuba mu ye. Musa teyabawa amateeka?

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também