41 Abalala ne bagamba nti, "Omuntu ono ye Kristo." Naye abalala ne bagamba nti, "Nedda, Kristo tayinza kuba ng’ava mu Ggaliraaya." 42 Kubanga Ekyawandiikibwa kigamba nti: Kristo wa kuva mu zzadde lya Dawudi, era nga wa kuzaalibwa mu Besirekemu, ekibuga kya Dawudi mwe yali.
Publicidade