Yesu Awonya Omuzibe w’Amaaso
1 Awo Yesu bwe yali ng’atambula, n’alaba omusajja eyazaalibwa nga muzibe w’amaaso.
34 Awo ne bamuboggolera nga bagamba nti, "Ggwe eyazaalirwa mu bibi, ggw’oyigiriza ffe?" Ne bamusindika ebweru.
Obuzibe bw’Amaaso ag’Omwoyo
35 Yesu n’ategeera nga bamusindise ebweru. Bwe yamusanga n’amugamba nti, "Ggwe okkiriza Omwana w’Omuntu?"