18 era bwe tulitabaala ensi yammwe, osibanga omuguwa guno omumyufu mu ddirisa mwe watuyisa era okuŋŋaanyizanga mu nnyumba yo, kitaawo, ne nnyoko, bannyoko n’ab’omu nnyumba ya kitaawo bonna. 21 Lakabu y’abaddamu n’abagamba nti, "Byonna bibeere nga bwe tukkaanyizza." Bwe yamala okubasiibula n’asiba akawero akamyufu mu ddirisa.
Publicidade