Pular para o conteúdo
Publicidade

Ekyabalamuzi 16:20,22,28

20 N’amukoowoola ng’agamba nti, "Samusooni, Abafirisuuti bakuguddeko." N’agolokoka okuva mu tulo ng’agamba nti, "Nzija kwetakkuluza ŋŋende nga bulijjo." Naye teyamanya nga Mukama Katonda amulese.

22 Kyokka bwe yamala okumwebwa, enviiri ze ne zitandika okumera.

28 Awo Samusooni n’asaba eri Mukama ng’agamba nti, "Mukama Katonda onzijukire kaakano, ompe amaanyi. Omulundi guno gwokka, ayi Katonda mpalane eggwanga ku Bafirisuuti olw’amaaso gange abiri."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.