Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 10:25,29,36,37

Omusamaliya Omulungi

25 Kale laba omunnyonnyozi w’amateeka n’asituka, ng’ayagala okugezesa Yesu, n’amubuuza nti, "Omuyigiriza, nsaana nkole ki okusikira obulamu obutaggwaawo?"

29 Naye omunnyonnyozi w’amateeka okwagala okulaga nga bw’ali omutuufu n’agamba Yesu nti, "Muliraanwa wange ye ani?"

36 "Kale olowooza, ku bantu abo abasatu aluwa eyali muliraanwa w’omusajja oli eyagwa mu banyazi?"

37 Omunnyonnyozi w’amateeka n’addamu nti, "Oyo eyamukolera ebyekisa."

Yesu n’amugamba nti, "Naawe genda okole bw’otyo."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.