Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 15

4 "Singa omu ku mmwe abadde alina endiga kikumi, naye emu n’emubulako, taleka ziri ekyenda mu omwenda ku ttale n’agenda anoonya eri ebuze okutuusa Lw’agiraba? 5 Bw’agiraba, agisitula ku bibegabega bye n’agitwala eka ng’ajaguza. 6 Bw’atuuka eka ayita mikwano gye ne baliraanwa be bajje ng’agamba nti, Munsanyukireko kubanga endiga yange eyabadde ebuze, erabise. 7 Mu ngeri y’emu, mbagamba nti mu ggulu eribaayo essanyu lingi nnyo olw’omwonoonyi omu eyeenenyezza okusinga ekyenda mu omwenda abatuukirivu abateetaaga kwenenya."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também