Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 24:39-43

39 Mulaba ebibatu byange. Mutunule ne ku bigere byange! Kaakano mutegeere nga ye Nze kennyini. Munkwateko mukakasize ddala nti ssiri muzimu, kubanga omuzimu tegubeera na mubiri na magumba nga Nze bye nnina."

40 Bwe yali ng’ayogera n’abalaga ebibatu bye n’ebigere bye. 41 Naye nga bakyabuusabuusa kyokka nga balina essanyu era nga basamaaliridde n’alyoka ababuuza nti, "Mulinawo wano ekyokulya?" 42 Ne bamuwa ekitundu ky’ekyennyanja ekyokye, 43 n’akitoola n’akiriira mu maaso gaabwe nga bamutunuulira!

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.