11 Yokaana n’abaddamu ng’agamba nti, "Alina ekkooti ebbiri, emu agigabire atalina, n’oyo alina emmere aweeko oyo atalina kyakulya."
13 Yokaana n’abaddamu nti, "Temusoloozanga muwendo gusukka ku ogwo ogwalagibwa."
14 Abaserikale nabo ne babuuza Yokaana nti, "Ate ffe, tukole tutya?"
Yokaana n’abagamba nti, "Temuggyangako bantu nsimbi zaabwe. So temubawaayirizanga, n’empeera ebaweebwa ebamalenga."