Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 4:18-21

18 "Omwoyo wa Mukama ali ku nze.

Anfuseeko amafuta okubuulira abaavu Enjiri.

Antumye okubuulira abasibe okuteebwa,

n’abazibe b’amaaso okuzibulwa amaaso balabe,

n’abanyigirizibwa okufuna eddembe,

19 n’okulangirira ekiseera kya Mukama eky’okulagiramu ekisa kye."

20 N’azingako omuzingo n’aguddiza omuweereza, n’atuula. Abantu bonna mu kkuŋŋaaniro ne bamusimba amaaso. 21 N’atandika okubategeeza nti, "Olwa leero, Ebyawandiikibwa bino bye muwulidde bituukiridde!"

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.