Pular para o conteúdo
Publicidade

Okukungubaga 3:17-20

17 Emmeeme yange terina mirembe,

n’okujjukira sijjukira bugagga bwe bufaanana.

18 Era njogera nti, "Ekitiibwa kyange kigenze,

n’essuubi lyonna lye nalina mu Mukama limpeddeko."

19 Nzijukira okubonaabona kwange n’okuwankawanka kwange,

n’obulumi n’obubalagaze.

20 Mbijjukira bulungi

era bwe mbirowoozaako omutima gwange gulumwa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Lamentações
Ver todos os capítulos de Lamentações