Pular para o conteúdo
Publicidade

Marcos 1

16 Awo Yesu yali ng’ayita ku lubalama lw’ennyanja y’e Ggaliraaya, n’alaba Simooni ne muganda we Andereya nga basuula obutimba bwabwe mu nnyanja; kubanga baali bavubi. 17 Yesu n’abagamba nti, "Mujje mungoberere nange ndibafuula abavubi b’abantu!" 18 Amangwago ne baleka obutimba bwabwe ne bamugoberera.

Veja também