47 Awo Battimaayo bwe yategeera nga Yesu Omunnazaaleesi ajja okuyita we yali, n’atandika okuleekaana nti, "Yesu, Omwana wa Dawudi, onsaasire!"
51 Yesu n’amubuuza nti, "Oyagala nkukolere ki?" Omuzibe w’amaaso n’addamu nti, "Ayi Omuyigiriza, njagala nsobole okulaba!"