Pular para o conteúdo
Publicidade

Makko 3:13-19

Yesu Alonda Abayigirizwa Ekkumi n’Ababiri

13 Awo Yesu n’alinnya ku lusozi, n’ayita abo be yayagala, ne bajja gy’ali. 14 N’alonda kkumi na babiri mu abo, be yafuula abatume babeerenga naye, era abatumenga okubuulira. 15 N’abawa n’obuyinza okugobanga baddayimooni. Ekkumi n’ababiri be yalonda be bano:

16 Awo n’alonda ekkumi na babiri era be bano:

Simooni, gwe yatuuma "Peetero" ne

17 Yakobo ne Yokaana, batabani ba Zebbedaayo, Yesu be yatuuma "Bowanerege" amakulu nti, "Abaana b’Okubwatuka."

18 Andereya,

ne Firipo,

ne Battolomaayo,

ne Matayo,

ne Tomasi,

ne Yakobo, omwana wa Alufaayo

ne Saddayo,

ne Simooni, Omukananaayo,

19 ne Yuda Isukalyoti eyamulyamu olukwe.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.