8 Muleka ebiragiro ebiva eri Katonda ne mugoberera obulombolombo bw’abantu."
9 N’abagamba nate nti, "Munyooma ekiragiro kya Katonda, ne muggumiza obulombolombo bwammwe. 13 Bwe mutyo munyooma ekigambo kya Katonda mulyoke mutuukirize obulombolombo bwammwe bwe mwaweebwa. N’ebirala bingi ebiri ng’ebyo bye mukola."