Pular para o conteúdo
Publicidade

Mikka 6:6-8

6 Mwebuuza nti kiki kye nnaaleeta mu maaso ga Mukama

nvuuname mu maaso ga Katonda agulumizibwa?

Mmusemberere n’ebiweebwayo ebyokebwa,

n’ennyana ezaakamala omwaka ogumu?

7 Mukama alisiima endiga eza sseddume olukumi,

oba emitwalo gy’emigga gy’amafuta?

Mpeeyo omwana wange omubereberye olw’ebibi byange,

nga mpaayo ekibala ky’omubiri gwange olw’ekibi eky’emmeeme yange?

8 Mukama akulaze, ggwe omuntu, ekirungi ky’oteekwa okukola.

Kaakano, Mukama kiki ky’akwetaaza,

okuggyako okukola eby’ensonga, okuba n’ekisa

era n’okutambulira mu buwombeefu ne Katonda wo.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.