Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 18:15,21,22,33

Owooluganda Okusonyiwa Muganda we

15 "Muganda wo bw’akusobyanga ogendanga gy’ali n’omutegeeza ekisobyo kye nga muli babiri. Bw’akkirizanga n’akwetondera olwo ng’oggyeemu omuntu mu muganda wo.

Olugero lw’Omuddu Atasonyiwa

21 Awo Peetero n’ajja n’abuuza Yesu nti, "Mukama wange, muganda wange bw’ansobyanga musonyiwanga emirundi emeka? Emirundi musanvu?"

22 Yesu n’amuddamu nti, "Sikugamba nti emirundi musanvu naye emirundi nsanvu emirundi musanvu."

33 naye ggwe kyali tekikugwanira kusaasira muddu munno nga nange bwe nakusaasidde?’

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.