Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 18:23,24,27,28,32,33

23 Awo Yesu n’agamba nti, "Obwakabaka obw’omu ggulu bufaananyizibwa nga kabaka eyayagala okubala ebitabo bye eby’ensimbi, n’abaddu be. 24 Bwe yatandika okubikebera ne bamuleetera gw’abanja ettalanta18:24 Ettalanta ke kasiimo omukozi k’afuna oluvannyuma lw’okukolera emyaka kkumi n’ettaano omutwalo gumu.

27 "Mukama we n’asaasira omuddu oyo n’amusonyiwa ebbanja lyonna!

28 "Omuddu oyo bwe yafuluma n’asanga munne gwe yali abanja eddinaali 18:28 Eddinaali eddinaali emu y’empeera ey’olunaku olumu kikumi, n’amugwa mu bulago nga bw’amugamba nti, ‘Ssasula kye nkubanja.’

32 "Awo mukama we n’atumya omuddu gwe yali asonyiye n’amugamba nti, ‘Oli muddu mubi nnyo. Nakusonyiye ebbanja eryo lyonna, kubanga wanneegayiridde, 33 naye ggwe kyali tekikugwanira kusaasira muddu munno nga nange bwe nakusaasidde?’

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.