Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 21

15 Naye bakabona abakulu n’abannyonnyozi b’amateeka bwe baalaba eby’ekitalo bye yakola, n’abaana abato abaali mu Yeekaalu nga baleekaanira waggulu nti, "Ozaana Omwana wa Dawudi!" ne banyiiga.

16 Ne bamubuuza nti, "Owulira bano bye bagamba?"

Yesu n’abaddamu nti, "Mpulira. Temusomangako nti,

" Abaana abato n’abawere abayonka

balimutendereza!’ "

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também