Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 21:31,32

31 "Kale, ku bombi aliwa eyagondera kitaawe?"

Ne bamuddamu nti, "Omulenzi ow’olubereberye."

Awo Yesu n’abagamba nti, "Ddala ddala mbagamba nti, abasolooza b’omusolo ne bamalaaya balibasooka okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda. 32 Kubanga Yokaana yajja ng’abuulira ekkubo ery’obutuukirivu naye ne mutamukkiriza. Wabula abasolooza b’omusolo ne bamalaaya baamukkiriza, newaakubadde nga mwakiraba, oluvannyuma temwenenya kumukkiririzaamu."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.