Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 23

5 "Buli kye bakola bakikola abantu babalabe. Bambala ku mikono gyabwe obusawo 23:5 bwali bubokisi obutono bwe baateekangamu ennyiriri ez’ebyawandiikibwa ne bwambala mu kyenyi oba ku mukono omuli ennyiriri eziva mu Byawandiikibwa, ne bawanvuya amatanvuuwa ku byambalo byabwe, agajjukiza abagambala okudda eri Mukama, nga babikola okulaga ababalaba.

Veja também