Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 26:39,42,44

39 N’abaleka awo ne yeeyongerayo akabanga, n’agwa wansi ng’avuunise amaaso ge ku ttaka, n’asaba nti, "Kitange! Obanga kisoboka, leka ekikompe kino kinzigibweko. Naye si nga Nze bwe njagala, wabula nga ggwe bw’oyagala."

42 N’abavaako omulundi ogwokubiri akabanga n’agenda n’asaba ng’agamba nti, "Kitange! Oba tekisoboka ekikompe kino kuvaawo wabula Nze okukinywa, kale ky’oyagala kye kiba kikolebwa."

44 N’abaleka n’agenda asaba ebigambo bye bimu nga biri.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.