Pular para o conteúdo
Publicidade

Mateus 27

3 Awo Yuda, eyali amuliddemu olukwe, bwe yalaba nga Yesu bamusalidde omusango gwa kufa, n’azzaayo ebitundu amakumi asatu ebya ffeeza eri bakabona abakulu n’abakulembeze b’Abayudaaya, 4 ng’agamba nti, "Nnyonoonye, kubanga ndiddemu olukwe omusaayi ogutalina musango." Naye ne bamuddamu nti, "kyo kitukwatako kitya? Ezo nsoga zo."

5 Kyeyava addira ensimbi eza ffeeza n’aziyiwa mu Yeekaalu n’afuluma n’agenda yeetuga!

Veja também