Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 27

63 ne bamugamba nti, "Oweekitiibwa, omulimba oli tujjukira ng’akyali mulamu yagamba nti, Nga wayiseewo ennaku ssatu ndizuukira.64 Noolwekyo tukusaba olagire entaana ye ekuumibwe, okutuusa ku lunaku olwokusatu, abayigirizwa be baleme kumubbamu, ne balyoka bategeeza abantu nti azuukidde! Singa ekyo kiba bwe kityo, ekyo kye kijja okuba ekibi ennyo okusinga n’ekyasooka."

Veja também