Pular para o conteúdo
Publicidade

Nekkemiya 2:4,8

4 Kabaka n’ambuuza nti, "Kiki ky’oyagala?" Awo ne nsaba eri Katonda w’eggulu,

8 Ate era nsaba ebbaluwa gye nnaatwalira Asafu omukuumi w’ekibira kya kabaka, ampe emiti gye ndikolamu embaawo ez’okubajjamu enzigi za yeekaalu, n’eza wankaaki wa bbugwe w’ekibuga, n’ekifo we nnaabeeranga." Olw’omukono gwa Katonda wange ogwali nange, kabaka n’ampa bye namusaba.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.