15 Ow’amagezi amatono amala gakkiriza buli kigambo ky’awulira,
naye omuntu omutegeevu yeegendereza amakubo ge.
16 Omuntu ow’amagezi atya Mukama n’aleka okukola ebibi,
naye omusirusiru yeepankapanka era teyeegendereza.