Pular para o conteúdo
Publicidade

Engero 31

25 Amaanyi n’ekitiibwa bye byambalo bye,

era tatya ebiro ebigenda okujja.

26 Ayogera n’amagezi,

era ayigiriza ebyekisa.

27 Alabirira nnyo empisa z’abomu nnyumba ye,

era talya mmere ya bugayaavu.

28 Abaana be bagolokoka ne bamuyita wa mukisa,

ne bba n’amutendereza ng’ayogera nti,

29 "Abakazi bangi abakola eby’ekitiibwa

naye bonna ggwe obasinga."

30 Obubalagavu bulimba n’endabika ennungi teriiko kyegasa,

naye omukazi atya Mukama anaatenderezebwanga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também