Pular para o conteúdo
Publicidade

Engero 4

23 Ekisinga byonna kuuma omutima gwo,

kubanga y’ensulo y’obulamu bwo.

24 Weewalire ddala eby’obubambavu

era n’okwogera ebya swakaba.

25 Amaaso go gatunulenga butereevu,

era otunulenga n’obumalirivu eyo gy’olaga.

26 Ttereeza bulungi amakubo go;

okwate amakubo ageesigika gokka.

27 Tokyamanga ku mukono ogwa ddyo oba ogwa kkono;

ebigere byo byewalenga ekkubo ekyamu.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também