Pular para o conteúdo
Publicidade

Abaruumi 14

10 Kale ggwe lwaki osalira muganda wo omusango? Oba lwaki onyooma muganda wo? Kubanga ffenna tuliyimirira mu maaso g’entebe ya Katonda, ey’okulamula. 11 Kubanga kyawandiikibwa nti,

" Nga bwe ndi omulamu,bw’ayogera Mukama,

buli vviivi lirinfukaamirira

era na buli lulimi lulyatula Katonda.’ "

12 Noolwekyo buli omu ku ffe alyennyonnyolako eri Katonda.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também