Pular para o conteúdo
Publicidade

Luusi 4:7,14,17,22

7 (Edda mu Isirayiri, empisa ey’okununula n’okuwaanyisa, yali nga bw’eti: omuntu omu yaggyangamu engatto4:7 Mu bitundu ebyo eby’ensi, okuba n’engatto kaali kabonero akalaga ng’omuntu bw’ali omugagga (Zab 60:8). ye, n’agiwa munne. Eno ye yali ng’enkola entuufu mu Isirayiri).

14 Abakyala ne bagamba Nawomi nti, "Mukama Katonda yeebazibwe, oyo atakulese nga tolina mununuzi olunaku lwa leero. Era erinnya ly’omwana lyatiikirire mu Isirayiri yonna!

17 Abakyala ab’oku muliraano ne bagamba nti, "Ewa Nawomi ezaaliddwayo omwana." Ne bamutuuma erinnya Obedi, oyo ye kitaawe wa Yese, era jjajja wa Dawudi.

22 Obedi yali kitaawe wa Yese,

Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Rute
Ver todos os capítulos de Rute