17 Naye amagezi agava mu ggulu okusooka byonna malongoofu, era ga mirembe, gafaayo ku bantu abalala, mawulize, gajjudde okusaasira n’ebibala ebirungi, tegasosola mu bantu, era si gannanfuusi. 18 Era ekibala eky’obutuukirivu kiva mu abo abakolerera emirembe.
Publicidade
Publicidade