7 Kale, mugondere Katonda era mulwanyisenga Setaani, ajja kubaddukanga. 8 Musemberere Katonda, ne Katonda anaabasembereranga. Mulongoose engalo zammwe, mmwe abakozi b’ebibi, mutukuze emitima gyammwe, mmwe abalina emyoyo egitaaganaaga.
Publicidade
Publicidade