Pular para o conteúdo
Publicidade

Liberdade

Por Bíblia Online

Cristo nos libertou para a liberdade. A Bíblia proclama a libertação do pecado, da condenação e de toda forma de escravidão espiritual. Na verdade de Cristo, somos verdadeiramente livres.

Liberdade em Cristo

Para a liberdade Cristo nos libertou. Se o Filho vos libertar, verdadeiramente sereis livres. Não volteis ao jugo da escravidão.

Eddembe mu Kristo

Kale nga Kristo bwe yatufuula ab’eddembe, bwe mutyo munywerere mu ddembe eryo muleme kusibwa nate mu kikoligo ky’obuddu.

Eddembe mu Kristo

Kale nga Kristo bwe yatufuula ab’eddembe, bwe mutyo munywerere mu ddembe eryo muleme kusibwa nate mu kikoligo ky’obuddu.

Kale, Omwana bw’alibafuula ab’eddembe, mulibeerera ddala ba ddembe.

Kale, Omwana bw’alibafuula ab’eddembe, mulibeerera ddala ba ddembe.

Abaana ba Ibulayimu

Awo Yesu n’agamba Abayudaaya abaamukkiriza nti, "Bwe munywerera ku kigambo kyange muba bayigirizwa bange ddala. Era mulitegeera amazima, n’amazima galibafuula ba ddembe."

Abaana ba Ibulayimu

Awo Yesu n’agamba Abayudaaya abaamukkiriza nti, "Bwe munywerera ku kigambo kyange muba bayigirizwa bange ddala. Era mulitegeera amazima, n’amazima galibafuula ba ddembe."

Livres da condenação

Não há condenação para os que estão em Cristo Jesus. A lei do Espírito nos libertou da lei do pecado e da morte.

Obulamu Obuva mu Mwoyo

Noolwekyo abo abali mu Kristo Yesu, tebaliiko musango; abo abatagoberera kwegomba okw’omubiri wabula ne bagoberera Omwoyo. Kubanga etteeka ery’Omwoyo aleeta obulamu mu Kristo Yesu, lyannunula okuva mu tteeka ly’ekibi n’okufa.

Obulamu Obuva mu Mwoyo

Noolwekyo abo abali mu Kristo Yesu, tebaliiko musango; abo abatagoberera kwegomba okw’omubiri wabula ne bagoberera Omwoyo. Kubanga etteeka ery’Omwoyo aleeta obulamu mu Kristo Yesu, lyannunula okuva mu tteeka ly’ekibi n’okufa. Amateeka ga Musa kye gataayinza kukola, olw’okunafuyizibwa omubiri, Katonda yakikola mu Mwana we yennyini bwe yamutuma mu kifaananyi ky’omubiri ogw’ekibi, n’asalira ekibi omusango mu mubiri. Ekyo kyabaawo, eby’obutuukirivu mu mateeka biryoke bituukirire mu ffe bwe tugondera Omwoyo, ffe abatatambulira mu mubiri naye abatambulira mu Mwoyo.

Kubanga ebitonde tebyafugibwa butaliimu nga byeyagalidde, wabula ku bw’oyo eyabifugisa, mu kusuubira. Ebitonde birifuulibwa bya ddembe okuva mu kufugibwa okuvunda ne bigabanira wamu n’abaana ba Katonda ekitiibwa eky’okuba mu ddembe.

Naye kaakano obanga mwasumululwa mu kibi, ne mufuuka baddu ba Katonda, ebivaamu bibatuusa ku kutukuzibwa, n’enkomerero bwe bulamu obutaggwaawo.

Naye kaakano obanga mwasumululwa mu kibi, ne mufuuka baddu ba Katonda, ebivaamu bibatuusa ku kutukuzibwa, n’enkomerero bwe bulamu obutaggwaawo.

Baddu ba butuukirivu

Kale tukole tutya? Kale tukole ekibi kubanga tetufugibwa mateeka wabula ekisa kya Katonda? Kikafuuwe.

Obutuukirivu Buva mu Kukkiriza

Kale kaakano tutegeere ng’obutuukirivu bwa Katonda tebutuweebwa lwa kugondera Mateeka. Ekyo kikakasibwa Amateeka ne bannabbi. Obutuukirivu bwa Katonda butuweebwa olw’okukkiriza Yesu Kristo. Katonda tasosola. Ffenna twayonoona era tetusaanira kitiibwa kya Katonda. Kyokka twaweebwa obutuukirivu bwa buwa olw’ekisa kye ekiri mu kununulibwa okuli mu Yesu Kristo;

O Espírito liberta

Onde está o Espírito do Senhor, aí há liberdade. Olhe onde temos liberdade de acessar o trono da graça com confiança.

Kale nno Mukama ye Mwoyo, era buli Omwoyo wa Mukama w’abeera, wabaawo eddembe.

Kale nno Mukama ye Mwoyo, era buli Omwoyo wa Mukama w’abeera, wabaawo eddembe.

Kristo atuwa obuvumu n’obugumu, tulyoke tusembere mu maaso ga Katonda olw’okukkiriza nga tetutya.

"Omwoyo wa Mukama ali ku nze.

Anfuseeko amafuta okubuulira abaavu Enjiri.

Antumye okubuulira abasibe okuteebwa,

n’abazibe b’amaaso okuzibulwa amaaso balabe,

n’abanyigirizibwa okufuna eddembe,

"Omwoyo wa Mukama ali ku nze.

Anfuseeko amafuta okubuulira abaavu Enjiri.

Antumye okubuulira abasibe okuteebwa,

n’abazibe b’amaaso okuzibulwa amaaso balabe,

n’abanyigirizibwa okufuna eddembe,

Amawulire Amalungi ag’Obulokozi

Omwoyo wa Mukama Katonda ali ku nze,

kubanga Mukama anfuseeko amafuta okubuulira abaavu n’abali obubi ebigambo ebirungi,

antumye okuyimusa abalina emitima egimenyese.

Okulangirira eddembe eri abawambe,

n’abasibe bateebwe

bave mu makomera.

Liberdade responsável

Fomos chamados à liberdade, mas não usemos a liberdade como pretexto para a carne. Tudo é lícito, mas nem tudo convém.

Obulamu bw’Omwoyo

Kubanga mmwe abooluganda mwayitibwa lwa ddembe, noolwekyo eddembe teribawa bbeetu kugoberera bya mubiri. Naye olw’okwagala buli omu abeerenga muweereza wa munne.

Obulamu bw’Omwoyo

Kubanga mmwe abooluganda mwayitibwa lwa ddembe, noolwekyo eddembe teribawa bbeetu kugoberera bya mubiri. Naye olw’okwagala buli omu abeerenga muweereza wa munne.

Mubenga ba ddembe, kyokka nga temulyesigamya ku kukola bitasaana, wabula mulikozese ng’abaweereza ba Katonda.

Mubenga ba ddembe, kyokka nga temulyesigamya ku kukola bitasaana, wabula mulikozese ng’abaweereza ba Katonda.

Ekibi eky’Obwenzi

Ebintu byonna nzikirizibwa okubikola, mu mateeka, naye byonna tebinsanira. Ebintu byonna nzikirizibwa okubikola naye sigenda kufugibwa kintu na kimu.

Naye oyo atunula enkaliriza mu tteeka ettuufu erituukiridde erireetera abantu eddembe, n’alinyikiririramu tajja kukoma ku kulijjukiranga kyokka, naye ajjanga kukola bye ligamba, era anaaweebwanga omukisa mu buli ky’akola.

A liberdade que permanece

Conhecer a verdade é o caminho da liberdade duradoura. Cristo nos resgatou e nos fez livres para viver em plenitude.

Era nnaatambulanga n’emirembe,

kubanga ngoberedde ebyo bye walagira.

Era nnaatambulanga n’emirembe,

kubanga ngoberedde ebyo bye walagira.

Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi,

naye byonna Mukama abimuyisaamu.

Abo abaagala Mukama bakyawa ekibi,

akuuma obulamu bw’abamwesiga,

n’abawonya okuva mu mukono gw’omukozi w’ebibi.

Tuyambe olw’ekitiibwa ky’erinnya lyo,

Ayi Katonda ow’obulokozi bwaffe;

otuwonye era otutangiririre olw’ebibi byaffe

olw’erinnya lyo.

Katonda afunira abatalina we babeera ekifo eky’okubeeramu,

aggya abasibe mu kkomera n’abagaggawaza;

naye abajeemu babeera mu bifo bikalu ddala.

"Abooluganda, mumpulirize! Mu muntu ono Yesu okusonyiyibwa ebibi mwe kubuuliddwa. Kino nga tekiyinzika mu mateeka ga Musa. Buli amukkiriza n’amwesiga aggyibwako omusango gw’ekibi, n’aweebwa obutuukirivu.

Edda temwali kumpi ne Katonda, era ebirowoozo byammwe n’ebikolwa byammwe ebibi bye byabalabisa ng’abakyawa Katonda.

Yesu gwe Muzabbibu Gwennyini

"Nze muzabbibu ogw’amazima, ate Kitange ye mulimi. Buli ttabi eriri ku Nze eritabala bibala aliggyako. Naye buli ttabi eribala ebibala, alirongoosa lyeyongerenga okubala. Mmwe kaakano muli balongoofu olw’ekigambo kye mbagambye; mubeere mu Nze era nange mbeere mu mmwe. Ng’ettabi bwe litayinza kubala bibala ku bwalyo nga teriri ku muzabbibu, bwe mutyo nammwe temuyinza kubala bibala bwe mutabeera mu Nze.

"Nze muzabbibu, mmwe matabi. Buli abeera mu Nze nange ne mbeera mu ye oyo abala ebibala bingi. Kubanga awatali Nze temuliiko kye muyinza kukola. Omuntu bw’atabeera mu nze asuulibwa ebweru ng’ettabi erikaze. Amatabi ng’ago bagakuŋŋaanya ne bagasuula ku muliro ne gaggya. Naye bwe munywerera mu Nze ne munyweza ebigambo byange, buli kye munaasabanga kinaabakolerwanga. Bwe mubala ebibala ebingi, muba bayigirizwa bange, ne Kitange, agulumizibwa.

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.