Versículo sobre recompensa: o galardão na Bíblia
A recompensa bíblica não é um pagamento por dívida que Deus tenha com o ser humano, mas o compromisso gracioso de honrar quem nele confia e persevera no bem. Enquanto a salvação da condenação é um dom inteiramente imerecido, concedido pela graça mediante a fé, a Escritura ensina que Deus nota cada ato de fidelidade, renúncia e amor — e não deixa nada disso sem resposta.
Tanto no Antigo quanto no Novo Testamento, o termo recompensa (muitas vezes chamado de galardão) descreve tanto o sustento e a paz no tempo presente quanto a coroa da vida e a herança prometida na eternidade.
Deus recompensa a fé sincera
O autor da carta aos Hebreus resume o princípio da fé: quem busca se aproximar de Deus precisa crer não apenas na existência dele, mas também no seu caráter recompensador. A confiança perseverante nunca é vã diante do Senhor.
Naye awatali kukkiriza toyinza kusanyusa Katonda. Buli ajja eri Katonda kimugwanira okukkiriza nti Katonda waali era n’abo abamunoonya n’obwesigwa abawa empeera.(Abaebbulaniya 11:6)
Alina omukisa omuntu agumira okukemebwa, kubanga bw’alimala okusiimibwa aliweebwa engule ey’obulamu Katonda gye yasuubiza abo abamwagala.(Yakobo 1:12)
Naye ng’oli eyo, bw’onoonoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga, singa onoomunoonyanga n’omutima gwo gwonna awamu n’omwoyo gwo gwonna.(Ekyamateeka Olwokubiri 4:29)
"Musabe, munaaweebwa. Munoonye, munaazuula. Era mukonkone munaggulirwawo.(Matayo 7:7)
Noolwekyo mbagamba nti buli kye munaasabanga, mukkirize nti mukiweereddwa, era kinaabanga bwe kityo gye muli.(Makko 11:24)
O trabalho e a perseverança no Reino
Nenhum cansaço enfrentado por obediência a Deus passa em branco. A Bíblia orienta que toda tarefa seja desempenhada de coração, com os olhos postos no Senhor, porque dele virá a retribuição definitiva por tudo o que foi semeado com retidão.
"Mukama we n’amugamba nti, ‘Weebale, oli muddu mulungi era mwesigwa, obadde mwesigwa mu bintu ebitono, ndikusigira ebintu ebingi. Yingira sanyukira wamu ne mukama wo.’(Matayo 25:21)
Buli kye mukola mukikole ng’abakolera Mukama waffe so si abantu, nga mumanyi nga mulifuna empeera yammwe ey’omugabo gwammwe okuva eri Mukama waffe. Muweerezenga Mukama Kristo;(Abakkolosaayi 3:23,24)
Noolwekyo, baganda bange abaagalwa, mubenga banywevu era abatasagaasagana nga mweyongeranga bulijjo okukola omulimu gwa Mukama waffe, kubanga mumanyi nti okufuba kwammwe si kwa bwereere mu Mukama waffe.(1 Abakkolinso 15:58)
Kale tulemenga okuterebuka mu kukola obulungi, kubanga oluvannyuma tulikungula emikisa, bwe tutaggwaamu maanyi.(Abaggalatiya 6:9)
Bangi aboolubereberye, abaliba abooluvannyuma, n’ab’oluvannyuma ne baba aboolubereberye."(Matayo 19:30)
Katonda aliwa buli omu empeera esaanira ebikolwa bye.(Abaruumi 2:6)
A generosidade colhe o que semeia
As Escrituras associam repetidamente o desprendimento material ao cuidado de Deus com as necessidades daquele que dá. Abertura para repartir com os outros atrai o favor divino e produz frutos de justiça na própria vida.
Mugabenga nammwe muliweebwa. Ekigera ekirungi ekikattiddwa, ekisuukundiddwa, eky’omuyiika kiribakwasibwa. Kubanga ekigera kye mugereramu nammwe mwe muligererwa."(Lukka 6:38)
Bwe munaayisanga obulungi abo bokka ababayisa obulungi, munaagasibwa ki? Kubanga n’abakozi b’ebibi bwe bakola bwe batyo.(Lukka 6:33)
Muwonye abalwadde, muzuukize abafu, mulongoose abagenge, era mugobe ne baddayimooni. Muweereddwa buwa nammwe muwenga buwa.(Matayo 10:8)
Katonda ayinza okwaza ekisa kyonna gye muli, bulijjo mubeerenga n’ebibamala byonna mu buli kintu nga musukkirira mu mulimu gwonna omulungi,(2 Abakkolinso 9:8)
Omukozi w’ebibi afuna empeera ey’obukuusa,
naye oyo asiga eby’obutuukirivu akungula empeera eya nnama ddala.(Engero 11:18)
Obugagga n’ekitiibwa n’obulamu
y’empeera ey’okwetoowazanga n’okutyanga Mukama.(Engero 22:4)
Amazima n’ekisa tobyerabiranga;
byesibe mu bulago bwo,
obiwandiike ku mutima gwo.
Bw’otyo bw’onoofuna okuganja n’okusiimibwa
eri Katonda n’eri abantu.(Engero 3:3,4)
A recompensa em secreto
Jesus advertiu severamente contra a prática religiosa voltada para impressionar outras pessoas. Quem busca visibilidade e aplauso humano já recebeu sua paga por completo; quem serve e ora sem plateia recebe o galardão do Pai, que enxerga o oculto.
"Bw’obanga ogabira omwavu ekintu teweeraganga nga bannanfuusi bwe bakola ne basooka okufuuwa eŋŋombe mu makuŋŋaaniro ne mu nguudo, nga bagenda okugabira abaavu, abantu babalabe babawe ekitiibwa. Ddala ddala mbagamba nti Abo, eyo y’empeera yaabwe.(Matayo 6:2)
Naye ggwe bw’obanga osaba, oyingiranga mu nnyumba yo, ne weggalira mu kisenge kyo n’osabira eyo mu kyama. Kitaawo ategeera ebyama byo byonna alikuwa by’omusabye.(Matayo 6:6)
Balina omukisa abalumwa enjala olw’obutuukirivu
kubanga abo balikkusibwa.(Matayo 5:6)
Munoonyenga okukola obulungi, so si obubi
munaabeeranga balamu!
Bw’atyo Mukama Katonda ow’Eggye anaabeeranga mubeezi wammwe
nga bulijjo bwe mumuyita.(Amosi 5:14)
Ngolola emikono gyange gy’oli,
ne nkuyaayaanira ng’ettaka ekkalu bwe liyaayaanira enkuba.(Zabbuli 143:6)
O galardão eterno e a esperança final
A recompensa cristã mais valiosa não pode ser medida por bens temporais. Ela aponta para o prêmio da vocação celestial em Cristo, o desfrute da vida eterna e uma glória que as dores do mundo presente não conseguem anular.
Naye nga bwe kyawandiikibwa nti,
"Eriiso bye litalabangako,
n’okutu bye kutawulirangako,
n’omutima gw’omuntu kye gutalowoozangako
Katonda bye yategekera abo abamwagala."(1 Abakkolinso 2:9)
Nduubirira okutuuka awawakanirwa awali empeera ey’okuyita kwa Katonda okwa waggulu mu Kristo Yesu.(Abafiripi 3:14)
Nnyongera okubasabira, amaaso g’emitima gyammwe gamulisibwenga, mulyoke mumanye essuubi ly’okuyitibwa kwammwe, n’obugagga obungi bwe mulina mu ye, mmwe awamu n’abantu ba Katonda bonna.(Abaefeso 1:18)
Oyo ataasaasira Mwana we ye, naye n’amuwaayo ku lwaffe ffenna, talituwa buwi bintu byonna awamu naye?(Abaruumi 8:32)
Noolwekyo tetuterebuka, kubanga newaakubadde ng’emibiri gyaffe gifa, naye omuntu waffe ow’omunda adda buggya bulijjo.(2 Abakkolinso 4:16)
Empeera y’ekibi kwe kufa, naye ekirabo kya Katonda, bwe bulamu obutaggwaawo mu Yesu Kristo Mukama waffe.(Abaruumi 6:23)
Noolwekyo mwewombeeke wansi w’omukono gwa Katonda ogw’amaanyi, naye alibagulumiza ng’obudde butuuse.(1 Peetero 5:6)
Mwetoowazenga mu maaso ga Mukama waffe, naye alibagulumiza.(Yakobo 4:10)
Mmanyi nga tewali kisingira bantu kusanyuka na kukola bulungi nga balamu. Buli muntu alyoke alye, anywe afune okwesiima olw’ebyo ebiva mu kutegana kwe, kubanga ekyo kirabo kya Katonda.(Omubuulizi 3:12,13)
Ne ndyoka ntegeera nti kituufu omuntu okulya n’okunywa n’okulaba nga yeyagalira mu kutakabana ne mu kukola kwe wansi w’enjuba, mu nnaku ze entono Katonda z’amuwadde, kubanga ekyo gwe mugabo gwe.(Omubuulizi 5:18)
Ate Katonda bw’awa omuntu obugagga, n’ebintu n’amusobozesa okubyeyagaliramu, n’okutegeera omugabo gwe n’okusanyukira by’akoze, ekyo kiba kirabo ekivudde ewa Katonda.(Omubuulizi 5:19)
Este artigo te tocou? Faça uma oração!
+581 estão orando agora.
Junte-se à corrente de oração.