Pular para o conteúdo
Publicidade

Quem é o Salvador segundo a Bíblia e sua obra

Quem é o Salvador segundo a Bíblia

Na Bíblia, o Salvador é Jesus Cristo, que resgata a humanidade da condenação do pecado e restaura o relacionamento com Deus. Essa salvação não decorre de esforço moral ou mérito humano, mas da iniciativa do próprio Deus revelada nas Escrituras.

No Antigo Testamento, o Senhor afirma que não há outro libertador espiritual para o seu povo:

"Nze Mukama Katonda wo

eyakuggya mu nsi ya Misiri;

so tolimanya Katonda mulala wabula nze,

so tewali mulokozi wabula nze.(Koseya 13:4)

O cumprimento dessa promessa acontece na encarnação. Ao anunciar o nascimento de Jesus aos pastores nos campos de Belém, o anjo confirma que o libertador esperado havia chegado:

Kubanga Omulokozi, ye Kristo Mukama waffe azaaliddwa leero mu kibuga kya Dawudi.(Lukka 2:11)

Para realizar esse resgate, Cristo não se apegou aos privilégios de sua divindade, mas assumiu a fragilidade humana e obedeceu até a morte:

ye newaakubadde nga yali mu kifaananyi kya Katonda,

Teyeerowooza kwenkanankana ne Katonda,

wabula yeewaayo n’afuuka ng’omuddu,

era n’azaalibwa ng’omuntu,

era n’alabikira mu kifaananyi ky’omuntu,

ne yeetoowaza,

n’aba muwulize n’okutuukira ddala ku kufa,

ate okufa okw’okukomererwa ku musaalaba.(Abafiripi 2:6-8)

Como a morte de Cristo realiza o resgate

A salvação bíblica responde a uma necessidade universal: a humanidade está afastada de Deus pelo pecado e incapaz de pagar a própria dívida espiritual:

Ffenna twayonoona era tetusaanira kitiibwa kya Katonda. Kyokka twaweebwa obutuukirivu bwa buwa olw’ekisa kye ekiri mu kununulibwa okuli mu Yesu Kristo;(Abaruumi 3:23,24)

A libertação desse estado de escravidão exigiu um resgate que prata e ouro não podiam custear:

Kubanga mumanyi nti mwanunulibwa mu mpisa zammwe embi ezaava ku bajjajjammwe. Temwanunulibwa na bintu ebiggwaawo nga ffeeza oba zaabu. Wabula mwanunulibwa n’omusaayi gwa Kristo ogw’omuwendo omungi ennyo, ogw’omwana gw’endiga ogutaliiko kamogo oba ebbala.(1 Peetero 1:18,19)

Mu oyo mwe tununulibwa olw’omusaayi gwe, ne tusonyiyibwa ebibi, ng’obugagga bw’ekisa kye bwe buli,(Abaefeso 1:7)

Na cruz, a morte de Jesus atuou como propiciação — o sacrifício que reconcilia o pecador com Deus, transformando antigos inimigos em herdeiros da reconciliação:

Ye, ye mutango olw’ebibi byaffe, naye si lwa bibi byaffe byokka, wabula ne ku lw’ebibi by’abantu bonna.(1 Yokaana 2:2)

Mu kino mwe tutegeerera ddala okwagala kwennyini, kubanga teyakikola lwa kuba nti ffe twali twagala Katonda, naye ye yennyini ye yatwagala, n’awaayo Omwana we ng’omutango olw’ebibi byaffe.(1 Yokaana 4:10)

Kale obanga bwe twali tukyali balabe ba Katonda twatabaganyizibwa naye mu kufa kw’Omwana we, bwe tutabagana naye tetulisingawo nnyo okulokolebwa olw’obulamu bwe?(Abaruumi 5:10)

Essa redenção atinge a vida concreta de quem crê, fundamentando a fé no amor prático demonstrado na cruz:

kyokka ndi mulamu, si ku bwange, wabula ku bwa Kristo abeera mu nze; era obulamu bwe nnina kaakano mu mubiri, mbulina lwa kukkiriza Omwana wa Katonda, eyanjagala ne yeewaayo yekka ku lwange.(Abaggalatiya 2:20)

A ressurreição e a salvação eterna

O plano da salvação não terminou no sepulcro. A vitória de Cristo sobre a morte é o selo de que o sacrifício foi aceito pelo Pai:

Awo malayika n’agamba abakazi nti, "Temutya. Mmanyi nga munoonya Yesu, eyakomererwa, wabula taliiwo wano! Azuukidde mu bafu, nga bwe yagamba. Muyingire mulabe we yali agalamiziddwa.(Matayo 28:5,6)

Katonda kyavudde ankuuma okutuusa leero ndyoke nyimirire nga ndi mujulirwa eri ab’ekitiibwa era n’aba bulijjo, nga sirina kirala kye njogera, wabula ebyo bannabbi ne Musa bye baategeeza nga bigenda okujja nti Kristo kimugwanira okubonaabona, era abeere omubereberye mu kuzuukira kw’abafu, alyoke aleetere abantu bano n’Abamawanga omusana."(Ebikolwa by’Abatume 26:22,23)

Essa certeza da intervenção definitiva de Deus já havia sido antecipada por Jó em meio à sua aflição:

Mmanyi nga Omununuzi wange mulamu,

era nga ku nkomerero aliyimirira ku nsi.(Yobu 19:25)

Ressurreto e exaltado, Jesus é o mediador definitivo entre Deus e os seres humanos, atuando continuamente em favor daqueles que se achegam a Ele:

Era bwe yamala okutuukirizibwa, n’afuuka obulokozi obutaggwaawo eri abo bonna abagondera Katonda.(Abaebbulaniya 5:9)

Era kyava ayinza okulokolera ddala abajja eri Katonda ku bubwe, kubanga abeera mulamu ennaku zonna okubawolereza.(Abaebbulaniya 7:25)

Noolwekyo Kristo ye mutabaganya mu ndagaano empya, okufa bwe kwabaawo olw’okununulibwa okuva mu byonoono eby’omu ndagaano eyasooka, abo abaayitibwa ab’obusika obutaggwaawo balyoke baweebwe ekisuubizo.(Abaebbulaniya 9:15)

nga tutunuulira Yesu eyatandika okukkiriza era y’akutuukiriza, olw’essanyu lye yali alindirira bwe yagumiikiriza omusaalaba, ng’anyooma ensonyi, n’atuula ku luuyi olwa ddyo olw’entebe ya Katonda.(Abaebbulaniya 12:2)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.