Pular para o conteúdo
Publicidade

Valioso: o seu verdadeiro valor diante de Deus

Quanto uma pessoa vale para Deus

Para a Bíblia, o valor de uma pessoa não depende do que ela produz, ganha ou aparenta, mas do amor do Criador que a formou. Jesus recorria a exemplos simples da rotina — aves comuns vendidas por moedas de pouco valor e flores do campo — para demonstrar que a vida humana tem um peso incomparavelmente maior diante do Pai.

Enkazaluggya ebbiri tezigula sente emu? Naye tewali n’emu ku zo eyinza okuttibwa nga Kitammwe tamanyi. Era buli luviiri oluli ku mitwe gyammwe lwabalibwa. Kale temweraliikiriranga kubanga mmwe muli ba muwendo munene eri Kitammwe okusinga enkazaluggya ennyingi.(Matayo 10:29-31)

Enkazaluggya ettaano tezigula sente bbiri zokka? Naye Katonda tazeerabira wadde emu bw’eti. Era amanyi enviiri eziri ku mutwe gwo nga bwe zenkana obungi. Temutya kubanga mmwe muli ba muwendo nnyo okusinga enkazaluggya ennyingi.(Lukka 12:6,7)

Mulabire ku nnyonyi ez’omu bbanga! Tezisiga so tezikungula so tezikuŋŋaanyiza mmere mu tterekero, naye Kitammwe ali mu ggulu aziriisa. Naye mmwe temusinga nnyo ennyonyi ezo?(Matayo 6:26)

Kale, omuntu tasinga nnyo endiga omuwendo? Noolwekyo kikkirizibwa okukola ekirungi ku Ssabbiiti."(Matayo 12:12)

Precioso e escolhido pelo Criador

Na relação com o povo de Israel, Deus descreveu os seus como um tesouro particular. O valor de alguém não nasce de merecimento próprio, mas da aliança e da honra que Deus mesmo decide conceder.

Kubanga oli wa muwendo gye ndi, ow’ekitiibwa,

era kubanga nkwagala,

ndiwaayo abasajja ku lulwo

mpeeyo n’abantu ku lw’obulamu bwo.(Isaaya 43:4)

Kale, singa mugondera eddoboozi lyange awatali kwerekeramu, ne mukuuma endagaano yange, mulibeera eggwanga lyange ery’enjawulo egganzi mu mawanga gonna, kubanga ensi yonna yange.(Okuva 19:5)

"Yimuka, oyake, kubanga ekitangaala kyo kizze kyase

era ekitiibwa kya Mukama kikwakirako.(Isaaya 60:1)

O que a Bíblia considera de verdadeiro valor

O mundo costuma medir o valor de algo pelo preço de mercado ou pelo status exterior. As Escrituras invertem essa lógica: o que permanece e tem valor eterno é o caráter moldado pela fidelidade, as palavras de integridade e a fé que se expressa concretamente em amor ao próximo.

Amazima n’ekisa tobyerabiranga;

byesibe mu bulago bwo,

obiwandiike ku mutima gwo.

Bw’otyo bw’onoofuna okuganja n’okusiimibwa

eri Katonda n’eri abantu.(Engero 3:3,4)

Olulimi lw’omutuukirivu ffeeza ya muwendo,

naye omutima gw’omukozi w’ebibi gugasa katono.(Engero 10:20)

Omukazi omwegendereza ani ayinza okumulaba?

Wa muwendo nnyo okusinga amayinja ag’omuwendo ennyo.(Engero 31:10)

Kubanga mu Kristo Yesu, okukomolebwa oba obutakomolebwa, tekulina maanyi, wabula okukkiriza kukola olw’okwagala.(Abaggalatiya 5:6)

Naye obulamu bwange sibutwala kuba nga kya muwendo gye ndi, ndyoke ntuukirize omulimu gwange, n’obuweereza bwe nnaweebwa Mukama waffe Yesu, okutegeezanga Enjiri ey’ekisa kya Katonda.(Ebikolwa by’Abatume 20:24)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.