Pular para o conteúdo
Publicidade

A criação revela o Criador: versículo e o que a Bíblia diz

O versículo que afirma que a criação revela o Criador

O texto bíblico mais direto sobre como o universo revela Deus está em Romanos 1:20. O apóstolo Paulo afirma que as qualidades invisíveis de Deus — seu poder eterno e sua divindade — podem ser vistas e compreendidas com clareza por meio de tudo o que foi criado.

Kubanga okuviira ddala ku kutondebwa kw’ensi, ebintu bye ebitalabika, bwe buyinza bwe obutaggwaawo n’obwa Katonda bwe, bitegeerwa ne birabikira ddala mu by’obutonde bwe, abantu balyoke baleme kubaako na kya kwewolereza.(Abaruumi 1:20)

O autor da carta aos Hebreus resume essa mesma lógica com um exemplo prático: assim como ninguém olha para um edifício e conclui que ele surgiu sozinho, a existência do cosmos aponta para quem o projetou.

Kubanga buli nnyumba wabaawo agizimba, naye Katonda ye y’azimba buli kintu.(Abaebbulaniya 3:4)

O início: criação por decreto e propósito

A narrativa bíblica começa estabelecendo que o universo não é fruto do acaso nem existiu desde sempre. Deus traz tudo à existência pela sua palavra e declara cada etapa como boa, culminando no descanso que coroa a obra concluída.

Ku lubereberye Katonda yatonda eggulu n’ensi. Ensi yali njereere nga yeetabuddetabudde, ekizikiza nga kibisse kungulu ku buziba, n’Omwoyo wa Katonda ng’atambulira ku mazzi.(Olubereberye 1:1,2)

Mukama yayogera kigambo, eggulu ne likolebwa;

n’assiza omukka mu kamwa ke eggye lyonna ery’omu ggulu ne litondebwa.(Zabbuli 33:6)

Bw’atyo Katonda olunaku olw’omusanvu n’aluwa omukisa n’alutukuza; kubanga ku olwo Katonda kwe yawummulira emirimu gye yakola mu kutonda.(Olubereberye 2:3)

A humanidade como ápice da criação

Dentro de toda a criação, o ser humano recebe uma distinção única: é feito à imagem e semelhança de Deus, com capacidade relacional, propósito moral e responsabilidade sobre a terra.

Awo Katonda n’agamba nti, "Tukole omuntu mu kifaananyi kyaffe mu ngeri yaffe. Bafugenga ebyennyanja eby’omu nnyanja, n’ebinyonyi eby’omu bbanga, n’ensolo zonna, n’ensi yonna, era bafugenga na buli ekyewalulira ku nsi kyonna."(Olubereberye 1:26)

Bw’atyo Katonda n’atonda omuntu mu kifaananyi kye,

mu kifaananyi kya Katonda mwe yamutondera;

n’abatonda omusajja n’omukazi.(Olubereberye 1:27)

Mukama Katonda n’ayogera nti, "Si kirungi omuntu okuba yekka, nnaamukolera omubeezi amusaanira."(Olubereberye 2:18)

Esse cuidado do Criador se estende a cada indivíduo desde o ventre materno. O Salmo 139 mostra que a complexidade da vida humana não é mero acidente biológico, mas projeto intencional.

Ggwe watonda byonna ebiri munda mu nze;

ggwe wammumbira mu lubuto lwa mmange.

Nkutendereza, kubanga wankola mu ngeri ey’entiisa era ey’ekitalo;

emirimu gyo gya kyewuunyo;

era ekyo nkimanyidde ddala bulungi.(Zabbuli 139:13,14)

Kubanga mu ye mwe tubeera, era mwe tutambulira, era mwe muli obulamu bwaffe. Ng’omu ku bawandiisi bammwe bw’agamba nti, ‘Tuli baana ba Katonda.’ (Ebikolwa by’Abatume 17:28)

O Criador sustenta o que fez

A teologia bíblica não apresenta um Deus que apenas deu corda no universo e se afastou. O mesmo Deus que criou os confins da terra permanece soberano, mantendo todas as coisas em funcionamento e respondendo ao clamor de quem nele confia.

Tonnamanya?

Tonnawulira?

Mukama, ye Katonda ataliggwaawo.

Omutonzi w’enkomerero y’ensi.

Tazirika so takoowa

era n’amagezi ge tewali n’omu ayinza kugapima.(Isaaya 40:28)

Ensozi nga tezinnabaawo,

n’ensi yonna nga tonnagitonda;

okuva ku ntandikwa okutuusa ku nkomerero y’emirembe gyonna, ggwe Katonda.(Zabbuli 90:2)

Mujje tusinze tuvuuname mu maaso ge;

tufukamire mu maaso ga Mukama, Omutonzi waffe.(Zabbuli 95:6)

"Ayi Mukama Katonda, ggwe wakola eggulu n’ensi n’amaanyi go amangi ennyo, n’omukono gwo ogugoloddwa. Tewali kintu na kimu kikulema.(Yeremiya 32:17)

oyo eyazimba olubiri lwe olulungi ennyo mu ggulu,

omusingi gwalwo ne gubeera ku nsi,

ayita amazzi g’ennyanja,

n’agayiwa wansi ku lukalu,

Mukama lye linnya lye.(Amosi 9:6)

"Zimusanze oyo ayomba n’omutonzi we!

Zimusanze oyo oluggyo mu nzigyo z’ensi.

Bbumba ki eribuuza oyo alibumba nti,

‘Obumba ki?’

Oba omulimu gwo okukubuuza nti,

‘Aliko emikono?’(Isaaya 45:9)

Nnyimusa amaaso gange eri ensozi,

okubeerwa kwange kuva wa?

Okubeerwa kwange kuva eri Mukama,

eyakola eggulu n’ensi.(Zabbuli 121:1,2)

Okubeerwa kwaffe kuli mu linnya lya Mukama,

eyakola eggulu n’ensi.(Zabbuli 124:8)

Luno lwe lunaku Mukama lw’akoze;

tusanyuke tulujagulizeeko.(Zabbuli 118:24)

Kubanga byonna biva gy’ali, era biyita mu ye era bidda gy’ali.

Ekitiibwa kibe gy’ali emirembe gyonna. Amiina.(Abaruumi 11:36)

Da criação original à nova criação em Cristo

As Escrituras mostram que a criação sofre com os efeitos do pecado e aguarda restauração. Em Jesus, Deus inicia a renovação de todas as coisas: quem está unido a Cristo já experimenta essa nova criação espiritualmente, antecipando o dia em que todo o universo louvará o Criador.

Ebitonde birindirira n’essuubi lingi ekiseera abaana ba Katonda lwe baliragibwa.(Abaruumi 8:19)

Noolwekyo omuntu yenna bw’abeera mu Kristo, aba kitonde kiggya; eby’edda nga bigenze, laba ng’afuuse muggya.(2 Abakkolinso 5:17)

Tuli mulimu gwa Katonda, abaatondebwa mu Kristo Yesu, okukolanga ebikolwa ebirungi, nga Katonda bwe yatuteekerateekera.(Abaefeso 2:10)

Yalondawo ku bubwe yekka okutuzaala, ng’ayita mu kigambo eky’amazima, tulyoke tubeere ng’abaana be ababereberye mu lulyo lwe oluggya.(Yakobo 1:18)

Ne ndyoka mpulira buli kitonde kyonna mu ggulu ne ku nsi ne wansi w’ensi ne mu nnyanja ne byonna ebigirimu nga bitendereza nti,

"Okutenderezebwa, n’ettendo, n’ekitiibwa,

n’amaanyi by’Oyo atudde ku ntebe y’obwakabaka awamu n’Omwana gw’Endiga,

Emirembe n’emirembe."(Okubikkulirwa 5:13)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.