Pular para o conteúdo
Publicidade

10 versículos sobre esperança em tempos difíceis

Por Bíblia Online

A vida é feita de momentos de paz e de tormenta, mas, felizmente, a Bíblia nos oferece conforto e esperança em tempos difíceis por meio da Palavra de Deus. Confira abaixo 10 versículos que revelam o cuidado e a onipresença do Senhor conosco em momentos de dificuldade.

Lista de versículos:

1. Jeremias 29:11

Kubanga mmanyi enteekateeka ze nnina gye muli, enteekateeka ez’okubakulaakulanya so si okubakolako akabi, enteekateeka ez’okubawa essuubi era n’obulamu obw’omu maaso," bw’ayogera Mukama.

2. Salmos 46:1

Katonda kye kiddukiro kyaffe, era ge maanyi gaffe;

omubeezi ddala atabulawo mu kulaba ennaku.

3. Romanos 15:13

Kaakano Katonda w’okusuubira, abajjuze essanyu lyonna n’emirembe mu kukkiriza, mulyoke mweyongerenga mu ssuubi ery’amaanyi aga Mwoyo Mutukuvu.

4. Isaías 41:10

Totya kubanga nze ndi wamu naawe;

tokeŋŋentererwa, kubanga nze Katonda wo.

Nnaakuwanga amaanyi.

Wewaawo nnaakuyambanga n’omukono ogwa ddyo ogw’obutuukirivu bwange."

5. Mateus 11:28

"Mujje gye ndi mmwe mwenna abakooye era abazitoowereddwa, nange nnaabawummuza.

6. 2 Coríntios 4:17-18

Kubanga okubonaabona kwaffe okutono okw’ekiseera ekya kaakano, kwongerayongera nnyo okututeekerateekera ekitiibwa eky’amaanyi eky’emirembe n’emirembe. Noolwekyo tetutunuulira bintu ebirabika naye ebintu ebitalabika, kubanga ebintu ebirabika bya kiseera buseera, naye ebyo ebitalabika bya mirembe na mirembe.

7. Salmos 34:17-18

Abatuukirivu bakoowoola Mukama n’abawulira

n’abawonya mu byonna ebiba bibateganya.

Mukama abeera kumpi n’abalina emitima egimenyese, era alokola abo abalina emyoyo egyennyise.

8. Hebreus 10:23

Kale tunyweze essuubi lye twatula nga tetusagaasagana, kubanga eyasuubiza mwesigwa,

9. 1 Pedro 5:7

Mumutwalirenga byonna bye mweraliikirira kubanga abalumirwa era afaayo ku buli ekibatuukako.

10. Filipenses 4:6-7

Temweraliikiriranga kintu na kimu, wabula mu buli kintu mu kusabanga ne mu kwegayiriranga awamu n’okwebazanga, mutegeezenga Katonda bye mwetaaga. N’emirembe gya Katonda, egisukkiridde okutegeera kwammwe ginaabakuumanga amagezi gammwe n’emitima gyammwe mu Kristo Yesu.

Esses são apenas alguns exemplos, mas que podem lhe trazer paz. Nunca deixe de conversar com Deus sobre suas angústias, somente Ele pode acalmar o vosso coração.

Compartilhe esses versículos com alguém que esteja precisando de esperança e calmaria. Ajude a espalhar a palavra de Deus!

Deus abençoe!

Joãoe Kerolen
1 pessoa deu Amém