Pular para o conteúdo
Publicidade

Quem é o meu vizinho na Bíblia e como tratá-lo?

O que a Bíblia ensina sobre o vizinho

Na Bíblia, a palavra traduzida como "próximo" significa literalmente aquele que está perto — o vizinho de porta, de terra ou de caminho. O mandamento bíblico não trata o amor ao próximo como um sentimento abstrato, mas como a recusa ativa de prejudicar quem vive ao lado e a disposição de buscar o seu bem prático.

N’eryokubiri lye lino nti, ‘Oyagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.’ Tewaliiwo mateeka malala gasinga ago bukulu."(Makko 12:31)

Kubanga amateeka gonna gatuukirizibwa mu tteeka lino nti: "Yagalanga muntu munno nga bwe weeyagala wekka."(Abaggalatiya 5:14)

Kubanga amateeka gano nti, "Toyendanga, tottanga, tobbanga, teweegombanga," n’etteeka eddala, ligattiddwa mu kino nti, "Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka."(Abaruumi 13:9)

Ayagala muliraanwa we tamukola bubi; noolwekyo okwagala kyekuva kutuukiriza amateeka.(Abaruumi 13:10)

A chamada Regra de Ouro, ensinada por Jesus no Sermão do Monte, estabelece o critério básico para essa convivência: o tratamento que você espera receber é a medida exata do que deve oferecer.

Noolwekyo ebintu byonna bye mwagala abantu okubakoleranga, nammwe mubibakoleranga, kubanga ebyo bye biri mu mateeka ne mu bunnabbi."(Matayo 7:12)

O amor ao próximo em atitudes concretas

Nas Escrituras, o cuidado com quem está perto não depende de simpatia natural, mas de ações observáveis. Isso inclui hospitalidade com quem chega, auxílio material a quem passa necessidade e constância no trato com a comunidade.

Mweyongere okwagalananga ng’abooluganda. Temwerabiranga kusembeza bagenyi, kubanga waliwo abaasembeza bamalayika nga tebagenderedde.(Abaebbulaniya 13:1,2)

Eddiini entuufu etaliiko bbala mu maaso ga Katonda Kitaffe, y’eyo ey’omuntu alabirira bamulekwa ne bannamwandu era nga yeekuuma ensi gy’alimu ereme kumuletako bbala.(Yakobo 1:27)

Noolwekyo, buli lwe kinaabanga kisobose tukolerenga abantu bonna ebirungi, na ddala ab’omu nnyumba ey’okukkiriza.(Abaggalatiya 6:10)

N’ekisingira ddala obukulu mwagalanenga ddala mu mazima, kubanga okwagalana kubikka ebibi bingi.(1 Peetero 4:8)

Kubanga buno bwe bubaka bwe twawulira okuva ku lubereberye nti twagalanenga,(1 Yokaana 3:11)

"Mbawa ekiragiro ekiggya: Mwagalanenga nga nze bwe mbaagala.(Yokaana 13:34)

Como conviver e buscar o bem de quem está ao redor

A convivência diária exige abrir mão do interesse puramente individual. O apóstolo Paulo orienta as comunidades do primeiro século a priorizarem a edificação mútua, sustentando os fardos uns dos outros em vez de impor preferências próprias.

Buli omu ku ffe asanyusenga muliraanwa we mu bulungi olw’okumuzimba mu kukkiriza.(Abaruumi 15:2)

nga mwagalana mu kwagala okw’abooluganda, nga muwaŋŋana ekitiibwa,(Abaruumi 12:10)

Mukama waffe aboongereko okwagala kwammwe, mwagalanenga mwekka na mwekka era mwagalenga nnyo abantu bonna, nga naffe bwe tubaagala,(1 Basessaloniika 3:12)

Paciência, tolerância e resolução de conflitos

O atrito é inevitável quando pessoas dividem o mesmo espaço. O texto bíblico instrui a evitar o julgamento precipitado sobre decisões alheias, renunciar à arrogância e praticar o perdão antes que a discórdia se aprofunde.

nga temukola kintu na kimu olw’okuvuganya wadde okwewaana okutaliimu, wabula mu bwetoowaze nga buli muntu agulumiza munne okusinga bwe mwegulumiza mwekka,(Abafiripi 2:3)

Bwe wabangawo omuntu yenna alina ensonga ku munne, muzibiikirizaganenga, era musonyiwaganenga. Nga Mukama waffe bwe yabasonyiwa era nammwe musonyiwaganenga.(Abakkolosaayi 3:13)

Noolwekyo tetusaliragananga misango. Tumalirire obuteesittaza waluganda wadde okumutega okugwa mu kibi.(Abaruumi 14:13)

Omuntu omu agulumiza olunaku olumu okusinga olulala, naye omulala n’alowooza nti ennaku zonna zenkanankana. Noolwekyo buli muntu anywererenga ku ky’alowooza bwe kiba nga kye kituufu.(Abaruumi 14:5)

Gwe anenya omuntu omulala, okola ebibi bye bimu ne by’onenyeza omuntu oyo. Kyonoova olema okubeera n’eky’okuwoza, kubanga bw’okola bw’otyo, weesalira wekka omusango.(Abaruumi 2:1)

Eky’enkomerero, mwenna mubenga n’emmeeme emu, buli omu alumirirwenga munne, era mwagalanenga ng’abooluganda ddala, mubenga ba kisa era beetoowaze.(1 Peetero 3:8)

Oyo agaana ebyekisa okuva eri mukwano gwe

tafaayo kutya Ayinzabyonna.(Yobu 6:14)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.