Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Abakkolinso 13

4 Okwagala kugumiikiriza era kwa kisa. Okwagala tekulina buggya era tekwenyumiikiriza wadde okwekuluntaza. 5 Okwagala tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga mangu, era tekusiba kibi ku mwoyo. 6 Okwagala tekusanyukira bitali bya butuukirivu, wabula kusanyukira mazima. 7 Okwagala kugumira byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna era kugumiikiriza byonna.

8 Okwagala tekulemererwa; obunnabbi buliggyibwawo, n’ennimi zirikoma, n’ebyamagezi birikoma.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também