Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Peetero 1

22 Kale kaakano nga bwe mumaze okutukuza emyoyo gyammwe olw’okukkiriza amazima, ne mwagalanira ddala mu luganda lwennyini, mweyongere okwagalana n’omutima ogutaliimu bukuusa. 23 Kubanga okusinziira mu kigambo kya Katonda ekiramu era eky’olubeerera, mwazaalibwa omulundi ogwokubiri. 24 Kubanga,

"Abantu bonna bali ng’omuddo,

n’ekitiibwa kyabwe kiri ng’ekimuli ky’omuddo.

Omuddo gukala, ekimuli kyagwo ne kigwa.

25 Naye ekigambo kya Mukama Katonda kibeerera emirembe gyonna."

Era ekigambo ekyo y’Enjiri eyababuulirwa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também