Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Bassekabaka 19

20 Erisa n’aleka ente ze, n’adduka ng’agoberera Eriya. N’amugamba nti, "Ka nsibule kitange ne mmange, ndyoke ŋŋende naawe."

Eriya n’amugamba nti, "Ddayo, nkukoze ki?"

21 Awo Erisa n’amulekako akabanga, n’addayo, n’agenda n’asala omugogo gw’ente, ennyama n’agifumbisa ebiti by’enkumbi, n’agabira abantu ne balya. Awo n’agolokoka n’agoberera Eriya era n’amuweerezanga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também