Publicidade

1 Samuel 20

41 Akalenzi bwe kaamala okugenda, Dawudi n’avaayo mu kifo eky’obukiikaddyo, n’agwa wansi mu maaso ga Yonasaani n’amuvuunamira emirundi esatu. Ne bagwaŋŋana mu bifuba ne bakaaba, naye Dawudi ye yasinga okukaaba.

42 Awo Yonasaani n’agamba Dawudi nti, "Genda mirembe, kubanga fembi twelayirira omukwano mu linnya lya Mukama nga twogera nti, Mukama ye mujulirwa wakati wo nange, ne wakati w’ezzadde lyo n’ezzadde lyange emirembe gyonna.’ " Dawudi n’agenda, ne Yonasaani n’addayo mu kibuga.

Veja também

Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-07-05_19-25-13-